Kino kiruddewo nokulwa amawanga amalal gonna gakikola ne mwa America bali kukawefube wa kubala bantu baabwe basobole buli state okugabana kyenkanyi okusinziira abantu berina. Kubanga tosobola kuba nabantu batono mu kitundu naye nga bomalirako ensimbi zegwanga lyonna abalala nlobaleka nga beelya nkuta za mimwa.
Kyokka lwoyagadde bakuwe obululu nolyooka ogabanya obusente bwebajje mu ntuuyo nobubakunganyaamu nobutwalira mu bubaasa obuwe boyagala bakulonde ngo bubasanza mu nsuku
mukifo kyokuwa buli muntu omukisa okwekolera neyeyimirizaawo kubanga ffe Abaganda bwebatyo bwebatukuza ngokulomba tulaba kya kivve nga Katonda yakeera natuwa emikono namagulu natuwa nobwongo obulowooza .
ate kino kyanguya nebintu okumanyi buli omu wasangibwa

eno ebweeru bamanyi wa abagwiira awo kubasanga kubanga webabakumira kale tewaba nnyo ate kwebuza buza nga balina kyebetaaga okukebera, ate nga buli lwogenda okusaba omulimu olina okubawa endagiriro yo oba ngoliko service gyosaba oteekwa okubaako webanakusanga kale kizibu okwekweeka.