Baganda Radio

Guest Book



zavuga     30 May 2010 09:40 | Kampal, Uganda
mwebale nnyo nnyo, naye ekizibu kye tulina radio bweba teri ku net teba kilia bulungi, bwe tukozesa radio short wave, ate abasinga tebalina net kale tunasanyuka nnyo nga muterezeza

Paddy Mugambe     22 April 2010 13:00 | Kampala
Nsanyuse nyo! mwebale okuyiiya

Nakawombe     07 March 2010 22:09 | California
Bannaffe mwebale nnyo omulimu guno. Twebaza Katonda, Ddunda, Ssewannaku eyabawa amagezi nobusobozi buno. Abongere emikisa nga tulwanyisa abalabe ba Buganda. Leero lwe nsoose okuwuliriza era amaloboozi gavaayo bulungi ddala. Banaffe e Buganda bagiwulira bulungi? Ssabasajja Kabaka Mutebi Magulunnyondo Awangaale!!!

Zansanze     03 October 2009 15:41 | Scotland
Nsanyuse okubeyungako, Mwebale tuwereza.

Sabasajja Awangale

Akuume God

Nabuzaana     28 April 2009 17:54 |
Banange mwena mbebaza omulimu ogw'etendo guno.Abaganda mwena gyemuli banange twekambe tuze obuganda ku mutindo nga bwekyali okuva edda.
AWANGAALE SABASAJJA


10
Entries in guestbook
<< Start < Prev 1 2 Next > End >>